Create New Playlist

Add a cover pic of your own choice

(Optional)

Name

AI Cover Generator

4 credits

Not enough credits (0/4).

Logout

Are you sure you want to Logout?

Close

Mukama Jotuje 2 by Morby

SongGPT
Mukama Jotuje 2 by Morby - Gospel,both vocals music cover art

Mukama Jotuje 2

Gospel,both vocals

0:003:33
Lyrics
Description
[Verse 1]
Omulunji wange,
Miliina etabaaza yange etakaddiwa,
ela ettala etakalilanga amafuta.
Bwe nkulaba nga omwenya ,
amaziga gange gatonya ,
ssi lwa nnaku wabula lwassanyu anti
nga nzijukide ennaku zili ..,luli nga tweyiya.
nga okufuna kuka sukali
kutoba nyo naye kati labayo
abatalina sukali lelo bamunona wafe
wabula mukama mulunji
bannange .
Obulungi Nekisa kyamukama,
bilabisiddwa kunjuuyo,
miliina, era Nkusubiza ne nebyetutanaba kufuna,
katonda nga bwali omulamu nabyo binajja,
katujila Tulya eziliwo ebyencha
byancha ate encha luli wala,
gwolabyeko ye mwana mukama mwebaze
[Chorus]
🎶 mukama jotuje wala,ffena jetutasubila kuva,
newetutuse weewo ela kale
ela kale .
kati laba nomulunji wange
agezze yamuna ettama...
nzijukila twali mukiwonvu
eri mumuzigo..oo.oo.o no .no...
byetulina ssibye binji nayeeeee
bitumala.
ekisinga byonna mukama otuwadde obulamu,
ne essanyu lyobulokozi mukamawange webale eiye * 🎶
[Verse 2]
Nzijukira essala zo miliina ,
zewasaba Mumaso gakattadooba,.nga ozisabila mooze
moooze buli lucha akole afune sente,
laba tezinnaba kuwela Naye ndabayo ekile,
mmanyi zinajja .
....
Wambikka mu ngozi eyali enkade eyulise ,
Naye nga ebuguma. nonyimbila obuyimba,
mu luzungu olufu ntele nebake,
wankutilanga nsabe nnesige Katonda Eehei.
ekyo nkikoze ela nkakasa maama toswaziddwa
Ndowoza nyo kulunaku bwelulikya
omulunji nga tonyega maama nze,
oba Nikola ntya nze .
echo buli wange ahimanyi kyechinkeeza
bulijjo nkole nyo nkusanyuse.
maama nkimanyi omanja,
omukazi, embaga
ne ka baby akawala .
wulila nkuwe ekigambo kyange,
obudde bwona ssitude ensongayo nkukolako...... ela bajja Linda Linda.
just sagala kupapa tudde mubyaluli,
sagala nela nnumwe omutima .
Emikonojo jitegeke,
kuba bwe ntunula mumaso
daba kazzukuluko kali kumpi kajja .
kagenda kuba ka brown nga kalinga abazungu ,
ekyo nkisabye mukama ebbanga ddene,
ela mmanyi achimanyi ela ninze
[Chorus – repeat]
🎶 mukama jotuje wala,ffena jetutasubila kuva,
newetutuse weewwo ela kale .
kati laba nomulunji wange agezze ettama...
nzijukila twali mukiwonvu eri mumuzigo..oo.oo.o .
byetulina ssibye binji naye bitumala.
ekisinga byonna ,
otuwadde obulamu, ne essanyu lyobulokozi,
mukamawange webale eiye * 🎶 🎶
[Bridge – Softly, Prayerful tone]
Maama, gwe maaso gange
Gwe kawoowo akatafumuuukaaa
Katonda akuwangaze,
akuzimbeko
ekibuga kuba oli omusingi
ogw’obulamu bwange
nemilembe ejilijja
-- Miliina…wa mooze,miliina wa mooze
Katonda omulunji akunkumile
a maama moooozeee